Emisomo gw’okumutimbagano

Courses within safe medical abortion

Londa omusomo gwoyagala

Emisomo egitegekebwa gya bba kuggu abakwasaganya okuyamba abakyala okujjamu embuto nga tebafunye buzibu. Londawo omusomo gwoyagala.
Courses within safe medical abortion

Okujjamu embuto mumbera zo kuyamba abantu

Omusomo guno ogw’okumutimbagano gutegekeddwa okusasanya amawulire agakwata ku basawo abayamba abakyala okujjamu embuto oba okujjamu embuto nga abakyala bakozesa empeke mumbeera zo kuyamba abantu. Byogenda okuyiga mu musomo guno bijja kukuyamba okulaba nga abakyala batusibwako engeri y’okujjamu embuto era nga tebafunye buzibu. Omusomo gutegekwa enkolagana wakati wa Médecins Sans Frontières ne www.HowToUseAbortionPill.org

Tandiika omusomo

Okwejjamu olubuto gwe mwenyini

Okusoma kuno kwakolebwa kulw’omuntu yenna ayagala okuyiga ebisingawo ku kyokujjamu olubuto, oba okufuna amujjamu olubuto ngali waka. N’obubaka bwogenda okuyiga mu musomo guno, osobola okuyamba okukakasa nti ebyokujjamu olubuto n’amakerenda tekulina buvunne, kusoboka okufunibwa, era kwesigika. Essomo lino lyakolebwa mu kukolagana wakati wa Médecins Sans Frontières ne www.HowToUseAbortionPill.org

Weyunge ku ssomo lino